Oyo abadde wamu naffe
Oyo atulwanidde entalo
Tumuyimuse Mukama
Tumuyimuse X 2

Tumuyimuse Mukama, TUmuyimuse Mukama
Tumuyimuse Mukama, TUmuyimuse. X 2

Singa tabadde wamu naffe
Mu ntalo zonna
Ffe bolaba olwaleero
Twandibadewa x2
Tumuyimuse Yesu, Oyo Asanidde x 2

Yesu Osanidde, Yesu osanidde
Yesu Osanidde, Yesu osanidde
Oyo Asanidde x 2

Tuyise eyo mu mayengo
Tuyise eyo mu bubenje
Abalabe bwebalwana
Twabalinyako X 2

Tubalinyeko, Tubalinyeko
Tubalinyeko, Tubalinyeko x 2
Yesu Osanidde, Yesu osanidde
Yesu Osanidde, Yesu osanidde
Oyo Asanidde x 3
Correct  |  Mail  |  Print  |  Vote

Abadde Naffe Lyrics

Evangel Youths Echoes Of Revival – Abadde Naffe Lyrics

More Evangel Youths Echoes Of Revival lyrics